Psalms 91:11-13

11 aKubanga Mukama aliragira bamalayika be
bakukuume mu makubo go gonna.
12 bBalikuwanirira mu mikono gyabwe;
oleme okwekoona ekigere kyo ku jjinja.
13 cOlirinnya ku mpologoma ne ku nswera;
olirinnyirira empologoma ey’amaanyi, n’omusota.
Copyright information for LugEEEE